Beat FM Uganda (@beatfmuganda) 's Twitter Profile
Beat FM Uganda

@beatfmuganda

Ekintabuli Kyomuziki Ekisinga || Sister station to @CapitalFMUganda 96.3 MHz Kampala | 91.0 Masaka

ID: 712559455691489281

linkhttps://capitalradio.co.ug/ calendar_today23-03-2016 08:39:47

4,4K Tweet

2,2K Followers

184 Following

Beat FM Uganda (@beatfmuganda) 's Twitter Profile Photo

BILLIONZ ZIZINO! Akalulu ka kawumbi kamu n'ekitundu #POWERBALL jackpot ya kiro kya leero! Oyinza okuba omuwanguzi wa leero? 👀 Zannya kati ng'oyita *278# OBA *185# ku Airtel Money OBA *165# ku MTN MoMo; OBA, genda ku kibanja kyaffe bit.ly/3AYb8IN OBA ku maduuka gonna

BILLIONZ ZIZINO! Akalulu ka kawumbi kamu n'ekitundu #POWERBALL jackpot ya kiro kya leero! Oyinza okuba omuwanguzi wa leero? 👀

Zannya kati ng'oyita *278# OBA *185# ku Airtel Money OBA *165# ku MTN MoMo; OBA, genda ku kibanja kyaffe bit.ly/3AYb8IN OBA ku maduuka gonna
Beat FM Uganda (@beatfmuganda) 's Twitter Profile Photo

Ssaabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi ayozaayozezza Rukirabashaija Oyo Nyimba Kabamba Iguru Rukidi IV olw'okuweza emyaka 29th ng'alamula Obukama. #amawulirekubeat

Ssaabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi ayozaayozezza Rukirabashaija Oyo Nyimba Kabamba Iguru Rukidi IV olw'okuweza emyaka 29th ng'alamula Obukama.
#amawulirekubeat
Beat FM Uganda (@beatfmuganda) 's Twitter Profile Photo

Omukama wa Toro Rukirabashaija Oyo Nyimba Kabamba Iguru Rukidi IV alabudde ababadde bagufudde Omugano okusengulanga ku mpaka abantu be ku ttaka ly'Obukama. #amawulirekubeat

Omukama wa Toro Rukirabashaija Oyo Nyimba Kabamba Iguru Rukidi IV alabudde ababadde bagufudde Omugano okusengulanga ku mpaka abantu be ku ttaka ly'Obukama.
#amawulirekubeat
Beat FM Uganda (@beatfmuganda) 's Twitter Profile Photo

Ekiri mu Lubiri lwa Kyabazinga wa Busoga e Bugembe kisa kinegula,Abasoga basagambiza okukira ow'Eddibu alonze Erinnyo nga bajaguza bwe giweze emyaka Ekkumi nga Kyabazinga William Nadiope Gabula IV alamula Obwakyabazinga. #amawulirekubeat

Ekiri mu Lubiri lwa Kyabazinga wa Busoga e Bugembe kisa kinegula,Abasoga basagambiza okukira ow'Eddibu alonze Erinnyo nga bajaguza bwe giweze emyaka Ekkumi nga Kyabazinga William Nadiope Gabula IV alamula Obwakyabazinga.
#amawulirekubeat
Beat FM Uganda (@beatfmuganda) 's Twitter Profile Photo

Abayeekera b'akabinja akeekazaako M23 mu ggwanga lya DRCongo kasitudde Abiri nga Nkazalujja mu kulwanagana n'eggye ly'eggwanga eryo oluvannyuma lw'abaana basatu okukubwa Bbomu ne bafiirawo mu ttwale lya North Kivu gye bamaze Ebyeya n'ebisiibo nga balwana. #amawulirekubeat

Abayeekera b'akabinja akeekazaako M23 mu ggwanga lya DRCongo kasitudde Abiri nga Nkazalujja mu kulwanagana n'eggye ly'eggwanga eryo oluvannyuma lw'abaana basatu okukubwa Bbomu ne bafiirawo mu ttwale lya North Kivu gye bamaze Ebyeya n'ebisiibo nga balwana.
#amawulirekubeat
Beat FM Uganda (@beatfmuganda) 's Twitter Profile Photo

#SPORTSTAKE10 Olukalala lw'emipiira egiddako mu makkati ga wiiki jackpot eya 30 ekakasiddwa ku bukadde bubiri! ZANYA KATI ku dduuka lyonna erikkirizibwa okumpi naawe, oba ku kibanja kyaffe bit.ly/3MEcMBS #UgandaNationalLottery #MillionzZizino #OMUTAKA GW'EMIZANYO10

#SPORTSTAKE10 Olukalala lw'emipiira egiddako  mu makkati ga wiiki jackpot eya 30 ekakasiddwa ku  bukadde bubiri! ZANYA KATI ku dduuka lyonna erikkirizibwa okumpi naawe, oba ku kibanja kyaffe bit.ly/3MEcMBS #UgandaNationalLottery
#MillionzZizino
#OMUTAKA GW'EMIZANYO10