Buganda Youth Council(@BugandaYouthC) 's Twitter Profileg
Buganda Youth Council

@BugandaYouthC

This is the official youth governing body of Buganda Kingdom

ID:1378320757000921091

calendar_today03-04-2021 12:18:02

2,5K Tweets

3,4K Followers

296 Following

Ministry of Youths, Sports & Arts _Buganda(@Buganda_Youths) 's Twitter Profile Photo

Okulonda kwa Nkobazambogo mu Ggwanga

Olunaku lw'eggulo abayizi b'ekibiina kya Nkobazambogo mu matendekero ne Ssetendekero ez'enjawulo baakungaanidde ku Bulange okulonda obukulembeze obuggya obw'okuntikko (NEC)

Leero aba Nkobazambogo Akaliba Akendo mu Siniya nabo bagenda kulonda

Okulonda kwa Nkobazambogo mu Ggwanga Olunaku lw'eggulo abayizi b'ekibiina kya Nkobazambogo mu matendekero ne Ssetendekero ez'enjawulo baakungaanidde ku Bulange okulonda obukulembeze obuggya obw'okuntikko (NEC) Leero aba Nkobazambogo Akaliba Akendo mu Siniya nabo bagenda kulonda
account_circle
Buganda Youth Council(@BugandaYouthC) 's Twitter Profile Photo

Ffe Abavubuka bewakwasa omulembe gwo, tukuyozaayoza nnyo Kabaka waffe olw'okutuuka ku mazaalibwa go, ag'emyaka 69.

Gundagunda Omuteregga.

Happy Birthday His Majesty Kabaka Ronald Frederick Muwenda Mutebi II.

Ffe Abavubuka bewakwasa omulembe gwo, tukuyozaayoza nnyo Kabaka waffe olw'okutuuka ku mazaalibwa go, ag'emyaka 69. Gundagunda Omuteregga. Happy Birthday His Majesty Kabaka Ronald Frederick Muwenda Mutebi II. #KabakaAt69 #KabakaWange
account_circle
Buganda Youth Council(@BugandaYouthC) 's Twitter Profile Photo

Abavubuka ba Buganda mwenna tubakoowoola okwetaba ku byoto by'Amazaalibwa ga Kabaka ag'emyaka 69 ebitegekeddwa mu Masaza gonna.

Ekyoto ekikulu kiri mu E SSAZA KYADDONDO ku Buganda Royal Institute e Mengo, tubeeyo ffenna, tumanye ebyafaayo ku Kabaka waffe

Abavubuka ba Buganda mwenna tubakoowoola okwetaba ku byoto by'Amazaalibwa ga Kabaka ag'emyaka 69 ebitegekeddwa mu Masaza gonna. Ekyoto ekikulu kiri mu @Kyaddondo_Ssaza ku Buganda Royal Institute e Mengo, tubeeyo ffenna, tumanye ebyafaayo ku Kabaka waffe #KabakaAt69 #KabakaWange
account_circle
Buganda Kingdom(@BugandaOfficial) 's Twitter Profile Photo

Abavubuka ba Buganda basiibuludde abasiibi ku mukolo ogutegekeddwa ku 2K restaurant e Bukesa.

Omulangira David Wasajja, Omuyima w'Abavubuka mu Buganda era abadde omugenyi omukulu, asabye Abavubuka okulwanirira ekitiibwa kya Buganda nga bakulembeza obugumiikiriza n'obumalirivu ku

Abavubuka ba Buganda basiibuludde abasiibi ku mukolo ogutegekeddwa ku 2K restaurant e Bukesa. Omulangira David Wasajja, Omuyima w'Abavubuka mu Buganda era abadde omugenyi omukulu, asabye Abavubuka okulwanirira ekitiibwa kya Buganda nga bakulembeza obugumiikiriza n'obumalirivu ku
account_circle
Buganda Youth Council(@BugandaYouthC) 's Twitter Profile Photo

Obubaka bwa Kabaka obwa Easter.

Kabaka atukubiriza okunywerera kw'ebyo bye tukiririzaamu tuleme okuwubisibwa n'okwegaana abantu baffe olw'ebyenfuna n'obugagga.

'Amazuukira gatujjukize obwetowaze, okukolera emirembe n'okuyamba abali mu bwetaavu' - Ssaabasajja.

Obubaka bwa Kabaka obwa Easter. Kabaka atukubiriza okunywerera kw'ebyo bye tukiririzaamu tuleme okuwubisibwa n'okwegaana abantu baffe olw'ebyenfuna n'obugagga. 'Amazuukira gatujjukize obwetowaze, okukolera emirembe n'okuyamba abali mu bwetaavu' - Ssaabasajja.
account_circle
Buganda Youth Council(@BugandaYouthC) 's Twitter Profile Photo

Minisita Robert Serwanga asabye Abavubuka okwennyigira mu nteekateeka ya Mmwanyi Terimba n'okujjumbira Obweggasi.

Bino abyogeredde Mawogola bw'alambudde abavubuvuka Kaweesi Daniel alina yiika 20 ez'emmwanyi ne Saula Julius nga naye alima Mmwanyi n'okulunda Ente mu biyumba

Minisita Robert Serwanga asabye Abavubuka okwennyigira mu nteekateeka ya Mmwanyi Terimba n'okujjumbira Obweggasi. Bino abyogeredde Mawogola bw'alambudde abavubuvuka Kaweesi Daniel alina yiika 20 ez'emmwanyi ne Saula Julius nga naye alima Mmwanyi n'okulunda Ente mu biyumba
account_circle
Ministry of Youths, Sports & Arts _Buganda(@Buganda_Youths) 's Twitter Profile Photo

The is back in a mega format. From less than 1000 runners to 100,000 runners last year.

Be part of the history this year as the 11th Edition of the run will be marking 110,000 runners.

At just 20,000 Shs. be part of the run to save lives.

The #KabakaBirthdayRun is back in a mega format. From less than 1000 runners to 100,000 runners last year. Be part of the history this year as the 11th Edition of the run will be marking 110,000 runners. At just 20,000 Shs. be part of the run to save lives. #EndAIDS2030
account_circle
Buganda Kingdom(@BugandaOfficial) 's Twitter Profile Photo

Minisita Robert Serwanga Ssaalongo alambudde abavubuka abakola emirimu egy'enjawulo mu Ssaza ly'e Gomba.

Alambudde abalimi b'emmwanyi, amatooke, entangawuzi, abalunzi, abyokya ebyuma n'abalala. Bano abeezizza nnyo olw'okubeera abakozi, kyokka abasabye okwongera okufuna obukugu

Minisita Robert Serwanga Ssaalongo alambudde abavubuka abakola emirimu egy'enjawulo mu Ssaza ly'e Gomba. Alambudde abalimi b'emmwanyi, amatooke, entangawuzi, abalunzi, abyokya ebyuma n'abalala. Bano abeezizza nnyo olw'okubeera abakozi, kyokka abasabye okwongera okufuna obukugu
account_circle
Buganda Youth Council(@BugandaYouthC) 's Twitter Profile Photo

Dr. Nabadda Sitenda Madrine Zzimbe adduukiridde ab'e Bukomansimbi okubataasa ebbula ly'amazzi.

Dr. Madrine bano abasakidde nnayikondo 'boreholes' 5 mu Ggombolola ez'enjawulo okuli Bigasa, Butenga, Maleku n'ewalala, era abatuuze bamwezizza nnyo olw'okubadduukirira.

Dr. Nabadda Sitenda Madrine Zzimbe adduukiridde ab'e Bukomansimbi okubataasa ebbula ly'amazzi. Dr. Madrine bano abasakidde nnayikondo 'boreholes' 5 mu Ggombolola ez'enjawulo okuli Bigasa, Butenga, Maleku n'ewalala, era abatuuze bamwezizza nnyo olw'okubadduukirira.
account_circle
Buganda Youth Council(@BugandaYouthC) 's Twitter Profile Photo

Abavubuka e Gomba basuze bulindaala okwaniriza Minisita w'Abavubuka Oweek. Robert Serwanga agenda okubalambula enkya.

Lino lye ssaza eryokuna nga Minisita alambula abavubuka mu nteekateeka eyatongozebwa gyebuvuddeko ng'agaakalambulwa kuliko, Busiro, Kyaggwe ne Butambala

Abavubuka e Gomba basuze bulindaala okwaniriza Minisita w'Abavubuka Oweek. Robert Serwanga agenda okubalambula enkya. Lino lye ssaza eryokuna nga Minisita alambula abavubuka mu nteekateeka eyatongozebwa gyebuvuddeko ng'agaakalambulwa kuliko, Busiro, Kyaggwe ne Butambala
account_circle
Buganda Youth Council(@BugandaYouthC) 's Twitter Profile Photo

As the world celebrates under the theme 'Investing in women: Accelerate progress'

We dedicate the best moments of this day to Maama Nnaabagereka Sylvia Nagginda, for the efforts of shaping women. Being an inspiration to many & adding value to lives

As the world celebrates #WomensDay2024 under the theme 'Investing in women: Accelerate progress' We dedicate the best moments of this day to Maama Nnaabagereka Sylvia Nagginda, for the efforts of shaping women. Being an inspiration to many & adding value to lives #Obuntubulamu
account_circle