Min. of Agric, Coops, Commerce & Fisheries_Buganda (@agric_buganda) 's Twitter Profile
Min. of Agric, Coops, Commerce & Fisheries_Buganda

@agric_buganda

Welcome to the official Twitter page of the Buganda Kingdom Ministry of Agriculture, Cooperatives, Commerce & Fisheries.

ID: 1705127341028941824

linkhttps://www.buganda.or.ug/ calendar_today22-09-2023 07:50:42

197 Tweet

181 Takipçi

8 Takip Edilen

Charles Peter Mayiga (@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Leero nsiibye mu Ssaza Mawokota gye nnambudde abalimi b'emmwanyi, ebibiina by'Obweggasi n'abantu ba Kabaka abalala. Tuli basanyufu nnyo nti kaweefube wa #EmmwanyiTerimba abantu bamujjumbidde era batandise n'okumufunamu, kyokka waliwo emize egizze ng'okubba emmwanyi, abatunze

Leero nsiibye mu Ssaza Mawokota gye nnambudde abalimi b'emmwanyi, ebibiina by'Obweggasi n'abantu ba Kabaka abalala.

Tuli basanyufu nnyo nti kaweefube wa #EmmwanyiTerimba abantu bamujjumbidde era batandise n'okumufunamu, kyokka waliwo emize egizze ng'okubba emmwanyi, abatunze
Min. of Agric, Coops, Commerce & Fisheries_Buganda (@agric_buganda) 's Twitter Profile Photo

Katikkiro Oweek Charles Peter Mayiga inspected our coffee company Mwanyi Terimba Limited's stall while in Mawokota today during the Mwanyi Terimba Campaign. We encourage our people to take more coffee to support this campaign. #ObwakabakaBwaBuganda

Katikkiro Oweek Charles Peter Mayiga inspected our coffee company <a href="/MwanyiTerimba/">Mwanyi Terimba Limited</a>'s stall while in Mawokota today during the Mwanyi Terimba Campaign.  

We encourage our people to take more coffee to support this campaign. 

#ObwakabakaBwaBuganda
Buganda Kingdom (@bugandaofficial) 's Twitter Profile Photo

Katikkiro Alambudde abalimi b'emmwanyi e Mawokota: Asabye Bannabyafuzi obutaggya bantu ku mulamwa. #EmmwanyiTerimba gambuuze.ug/katikkiro-mayi…

Buganda Kingdom (@bugandaofficial) 's Twitter Profile Photo

Enkya ya leero Kamalabyonna Charles Peter Mayiga abitaddemu engatto n'ayolekera e Ssaza Mawokota n'alambula abalimi b'Emmwanyi mu nteekateeka y'obwakabaka eya mmwanyi Terimba wamu n'okusisinka ebibiina by'obwegassi mu Ssaza lino. Katikkiro atuuse e Mawokota ku ssaawa ssatu

Enkya ya leero Kamalabyonna Charles Peter Mayiga abitaddemu engatto n'ayolekera e Ssaza Mawokota n'alambula abalimi b'Emmwanyi mu nteekateeka y'obwakabaka eya mmwanyi Terimba wamu n'okusisinka ebibiina by'obwegassi mu Ssaza lino. 

Katikkiro atuuse e Mawokota ku ssaawa ssatu
Min. of Agric, Coops, Commerce & Fisheries_Buganda (@agric_buganda) 's Twitter Profile Photo

Ba "Neko" tubegendereze. Coffee farmers have been advised to avoid the deliberate tendencies of prostitutes who tend to want to take away their money reaped from coffee sales. #ObwakabakaBwaBuganda

Min. of Agric, Coops, Commerce & Fisheries_Buganda (@agric_buganda) 's Twitter Profile Photo

Kkampuni y'Obwakabaka ey'emmwanyi, Mwanyi Terimba Limited yeyongedde okututumuka nga kati eggula emmwanyi ku balimi mu masaza gona mu Buganda ate ku bbeyi ensaamusamu. Osobola okubatukirira ku mitimbagano gyabwe. #ObwakabakaBwaBuganda

Kkampuni y'Obwakabaka ey'emmwanyi, <a href="/MwanyiTerimba/">Mwanyi Terimba Limited</a> yeyongedde okututumuka nga kati eggula emmwanyi ku balimi mu masaza gona mu Buganda ate ku bbeyi ensaamusamu. 

Osobola okubatukirira ku mitimbagano gyabwe. 

#ObwakabakaBwaBuganda
Min. of Agric, Coops, Commerce & Fisheries_Buganda (@agric_buganda) 's Twitter Profile Photo

Happening now. The Minister, Oweek. Hajj Amisi Kakomo is live on 88.8 CBS FM dissecting issues of national importance. Please tune in to know more about the affairs of the Kingdom in agriculture, commerce, fisheries and cooperatives. #ObwakabakaBwaBuganda

Happening now. The Minister, Oweek. Hajj Amisi Kakomo is live on 88.8 CBS FM dissecting issues of national importance. 

Please tune in to know more about the affairs of the Kingdom in agriculture, commerce, fisheries and cooperatives. 

#ObwakabakaBwaBuganda
Buganda Kingdom (@bugandaofficial) 's Twitter Profile Photo

Enkya ya leero Abakungu okuva mu kitongole ki UCDA ekivunanyizibwa ku mmwanyi mu Uganda bazze Embuga okwanjulira Katikkiro n'Obwakabaka enkyukakyuka ez'enjawulo ezizze mu katale k'emmwanyi. #Lindirira Ebisingawo okuva mu nsisinkano eno. #EmmwanyiTerimba

Enkya ya leero Abakungu okuva mu kitongole ki UCDA ekivunanyizibwa ku mmwanyi mu Uganda bazze Embuga okwanjulira Katikkiro n'Obwakabaka enkyukakyuka ez'enjawulo ezizze mu katale k'emmwanyi.
 
#Lindirira Ebisingawo okuva mu nsisinkano eno.
#EmmwanyiTerimba
Charles Peter Mayiga (@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Nsisinkanye abakungu okuva mu kitongole ekivunanyizibwa ku mmwanyi mu Uganda ki UCDA Uganda Coffee Development Authority okwogera ku nkyukankyuka empya ku kirime ky'emmwanyi. Paalamenti y'e Bulaaya yayisa etteeka erikugira okugula emmwanyi n'ebirime ebirala nga birimiddwa ku ttaka eryaliko ekibira

Nsisinkanye abakungu okuva mu kitongole ekivunanyizibwa ku mmwanyi mu Uganda ki UCDA <a href="/CoffeeUganda/">Uganda Coffee Development Authority</a> okwogera ku nkyukankyuka empya ku kirime ky'emmwanyi.

Paalamenti y'e Bulaaya yayisa etteeka erikugira okugula emmwanyi n'ebirime ebirala nga birimiddwa ku ttaka eryaliko ekibira
Buganda Kingdom (@bugandaofficial) 's Twitter Profile Photo

Obwakabaka bugenda kusomesa abalimi b'emmwanyi ku nkyukankyuka empya ezizze ku kirime ky'emmwanyi naddala amakulu g'okuwandiisa abalimi. Enkya ya leero abakungu okuva mu bitongole eby'enjawulo ebikola ku mmwanyi nga bikulembeddwamu ekitongole ki UCDA ekivunanyizibwa ku mmwanyi

Obwakabaka bugenda kusomesa abalimi b'emmwanyi ku nkyukankyuka empya ezizze ku kirime ky'emmwanyi naddala amakulu g'okuwandiisa abalimi.

Enkya ya leero abakungu okuva mu bitongole eby'enjawulo ebikola ku mmwanyi nga bikulembeddwamu ekitongole ki UCDA ekivunanyizibwa ku mmwanyi

Ku mulundi guno, njagala okubuulira abalimi b'emmwanyi mu Buganda ne Uganda nti okuwandiisa abalimi kwe boogerako, ssi kwa kubaggyako misolo, oba okutegeera omuwendo ogw'emmwanyi z'ofuna, nedda! Ssi kukaluubiriza oba kulemesa balimi. Okuwandiisa kwe twogerako ku mulundi guno,

Kaakati emmwanyi ziyitimusizza obulamu bw'abantu bangi, abaana basoma, abantu bejjanjabya, batandise okusula obulungi kwegamba okubeera n'obulamu obweyagaza, naye bwe banaalekerawo okugula emmwanyi eziva mu Uganda ebbeeyi ejja kugwa, obulamu buddemu bukalube. N'olwekyo etteeka

Kaakati emmwanyi ziyitimusizza obulamu bw'abantu bangi, abaana basoma, abantu bejjanjabya, batandise okusula obulungi kwegamba okubeera n'obulamu obweyagaza, naye bwe banaalekerawo okugula emmwanyi eziva mu Uganda ebbeeyi ejja kugwa, obulamu buddemu bukalube.

N'olwekyo etteeka
Buganda Kingdom (@bugandaofficial) 's Twitter Profile Photo

Paalamenti y'e Bulaaya yayisa etteeka erikugira okugula emmwanyi n'ebirime ebirala nga birimiddwa ku ttaka eryaliko ekibira. Etteeka litandika okukola nga 31.12. 2024. Etteeka lino lyayisibwa olw'okwagala okukuuma obutondebwensi kubanga ku bbwo kwe tuyimiridde, era bano kye

Paalamenti y'e Bulaaya yayisa etteeka erikugira okugula emmwanyi n'ebirime ebirala nga  birimiddwa ku ttaka eryaliko ekibira. Etteeka litandika okukola nga 31.12. 2024.

Etteeka lino lyayisibwa olw'okwagala okukuuma obutondebwensi kubanga ku bbwo kwe tuyimiridde, era bano kye