Charles Peter Mayiga(@cpmayiga) 's Twitter Profileg
Charles Peter Mayiga

@cpmayiga

Katikkiro (Prime Minister) of the Kingdom of Buganda (@BugandaOfficial). Personal posts end with CPM.

ID:1495246896

linkhttps://www.buganda.or.ug/ calendar_today09-06-2013 10:48:35

11,5K Tweets

236,0K Followers

259 Following

Charles Peter Mayiga(@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

I congratulate Princess Elizabeth Bagaaya upon her 88th birthday and upon her enduring legacy.
You have served the Kingdom of Tooro with compassion and commitment. Your works are well known within the Kingdom of Buganda, always working closely with our Royal Family, thus

I congratulate Princess Elizabeth Bagaaya upon her 88th birthday and upon her enduring legacy. You have served the Kingdom of Tooro with compassion and commitment. Your works are well known within the Kingdom of Buganda, always working closely with our Royal Family, thus
account_circle
Charles Peter Mayiga(@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Njozaayoza Dr. Joseph Sseremba n'Omukyala Yunia Sseremba olw'okuweza emyaka 50 mu bufumbo.

Mu bulamu bwaffe, tusaanye okubeera ab'ensa, abeetowaze, abakozi ate nga tutya Katonda, nneebaza abafumbo bano olw'okubeera eky'okulabirako ekirungi eri abalala. Bakuumye omukwano gwabwe

Njozaayoza Dr. Joseph Sseremba n'Omukyala Yunia Sseremba olw'okuweza emyaka 50 mu bufumbo. Mu bulamu bwaffe, tusaanye okubeera ab'ensa, abeetowaze, abakozi ate nga tutya Katonda, nneebaza abafumbo bano olw'okubeera eky'okulabirako ekirungi eri abalala. Bakuumye omukwano gwabwe
account_circle
Charles Peter Mayiga(@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Okwabya Olumbe gumu ku mikolo emikulu wano mu Buganda eginyweza Ebika n'Obuwangwa bwaffe.

Nkyaddeko mu Maka g'Omugenzi Omulangira George Kagulu e Gangu, nga ab'enju beetegekera okussaako omusika wa nnyabwe Cate Nabitalo eyafa omwaka oguwedde, era mbasabye okubeera abawulize eri

Okwabya Olumbe gumu ku mikolo emikulu wano mu Buganda eginyweza Ebika n'Obuwangwa bwaffe. Nkyaddeko mu Maka g'Omugenzi Omulangira George Kagulu e Gangu, nga ab'enju beetegekera okussaako omusika wa nnyabwe Cate Nabitalo eyafa omwaka oguwedde, era mbasabye okubeera abawulize eri
account_circle
Charles Peter Mayiga(@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Olukungaana lwa Rotary olw'e 99 lwe nziguddewo leero lwesigamiziddwa ku mulamwa 'Tukuume Essuubi Bulijjo'

Obutaba na ssuubi kimu ku biremesa abantu okubaako bye bawangula. Anaawangula Ensi, y'oyo asobola okwanganga ebimusoomooza ng'abifunira eddagala.

Nneebaza aba Rotary

Olukungaana lwa Rotary olw'e 99 lwe nziguddewo leero lwesigamiziddwa ku mulamwa 'Tukuume Essuubi Bulijjo' Obutaba na ssuubi kimu ku biremesa abantu okubaako bye bawangula. Anaawangula Ensi, y'oyo asobola okwanganga ebimusoomooza ng'abifunira eddagala. Nneebaza aba Rotary
account_circle
Charles Peter Mayiga(@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Nkulisa Gideon Mayanja ne munne Hanifah Nakku abagattidwa mu bufumbo obutukuvu.

Obufumbo kikulu nnyo okubutambuliza ku bwerufu, obwesigwa obwesimbu n'okutuukiriza obweyamu bwe mukola.

Nneebaza abazadde b'abaana naddala Mw. Moses Kyayise azaala Gideon olw'okukuza obulungi

Nkulisa Gideon Mayanja ne munne Hanifah Nakku abagattidwa mu bufumbo obutukuvu. Obufumbo kikulu nnyo okubutambuliza ku bwerufu, obwesigwa obwesimbu n'okutuukiriza obweyamu bwe mukola. Nneebaza abazadde b'abaana naddala Mw. Moses Kyayise azaala Gideon olw'okukuza obulungi
account_circle
Charles Peter Mayiga(@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Nsisinkanye abakozi b'Obwakabaka ku enteekateeka y'ekittavvu kyaffe ekya Buganda Provident Fund ebiruubirirwamu okuteekerateekera ebiseera by'omumaaso eby'Abakozi.

Nkubiriza abantu okufaayo ennyo okuteekerateekera ebiseera by'omumaaso nga mukozesa bulungi ensimbi ze mufuna,

Nsisinkanye abakozi b'Obwakabaka ku enteekateeka y'ekittavvu kyaffe ekya Buganda Provident Fund ebiruubirirwamu okuteekerateekera ebiseera by'omumaaso eby'Abakozi. Nkubiriza abantu okufaayo ennyo okuteekerateekera ebiseera by'omumaaso nga mukozesa bulungi ensimbi ze mufuna,
account_circle
Charles Peter Mayiga(@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

I learnt of the death of Dr. Martin Aliker with sadness. He was a decent, fully accomplished Ugandan. At the 50th anniversary of the passing of his brother, Daudi Ocheng, in 2016, he graciously received me in Gulu. Our condolences to his wife, family, friends and all Ugandans

I learnt of the death of Dr. Martin Aliker with sadness. He was a decent, fully accomplished Ugandan. At the 50th anniversary of the passing of his brother, Daudi Ocheng, in 2016, he graciously received me in Gulu. Our condolences to his wife, family, friends and all Ugandans
account_circle
Charles Peter Mayiga(@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Aba Kampala Hash Harrier badduse emisinde gy'okukuza Amazaalibwa ga Kabaka nga bweri enkola yaabwe okudduka oluvannyuma lwa ssabbiiti emu nga ffe tumalirizza.

Mbasabye okunyiikira okwebuulirira ku bulwadde bwa mukenenya era bafube okulaba nga ffenna wamu tukomya okusaasaana

Aba Kampala Hash Harrier badduse emisinde gy'okukuza Amazaalibwa ga Kabaka nga bweri enkola yaabwe okudduka oluvannyuma lwa ssabbiiti emu nga ffe tumalirizza. Mbasabye okunyiikira okwebuulirira ku bulwadde bwa mukenenya era bafube okulaba nga ffenna wamu tukomya okusaasaana
account_circle
Charles Peter Mayiga(@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Ssaabasajja Kabaka akoze enkyukakyuka mu baami abamasaza, abamu n’abawummuza, ate n’alonda n’abaggya.
Wabaddewo n’enkyukakyuka mu bamyuka b’abaamasaza; ate ne mu magombolola bwe batyo.

Nneebaza nnyo abawummudde olw’emirimu gye bakoze; abaggya tubaanirizza mu buweereza

Ssaabasajja Kabaka akoze enkyukakyuka mu baami abamasaza, abamu n’abawummuza, ate n’alonda n’abaggya. Wabaddewo n’enkyukakyuka mu bamyuka b’abaamasaza; ate ne mu magombolola bwe batyo. Nneebaza nnyo abawummudde olw’emirimu gye bakoze; abaggya tubaanirizza mu buweereza
account_circle
Charles Peter Mayiga(@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Nagenzeeko ku National Theatre okulaba omuzannyo 'Remeo & Juliet' ogwawandiikibwa Mw. Alex Mukulu.

Bannakatemba bandoopedde eky'abantu okuba nga tebakyajjumbira kugenda mu Theatre wabula buli kimu baagala kukirabira ku mitimbagano.

Mbasabye okukozesa obuyiiya balinyise omutindo

Nagenzeeko ku National Theatre okulaba omuzannyo 'Remeo & Juliet' ogwawandiikibwa Mw. Alex Mukulu. Bannakatemba bandoopedde eky'abantu okuba nga tebakyajjumbira kugenda mu Theatre wabula buli kimu baagala kukirabira ku mitimbagano. Mbasabye okukozesa obuyiiya balinyise omutindo
account_circle
Charles Peter Mayiga(@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Nkulisa abaagalana Delaney Otim ne Esther Mbabazi abagattiddwa mu bufumbo obutuvu.

Mbaagaliza obufumbo obulungi obulimu okuwuliziganya n'okubeeragana, kibayambe okunyumirwa olugendo lwe mutandise n'okuluwangaaliramu.

Nkulisa abaagalana Delaney Otim ne Esther Mbabazi abagattiddwa mu bufumbo obutuvu. Mbaagaliza obufumbo obulungi obulimu okuwuliziganya n'okubeeragana, kibayambe okunyumirwa olugendo lwe mutandise n'okuluwangaaliramu.
account_circle
Charles Peter Mayiga(@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Olwa leero, 13 Kafuumuulampawu, 2024, Omutanda Ronald Muwenda Mutebi II awezezza emyaka 69.
Ku lwa gavumenti ya Kabaka, ku lwange ne ku lw'ab'omu maka gange nkulisa Nnyinimu okutuuka ku lunaku lw'amazaalibwa ge. Tumwagaliza obulamu obulungi; eddembe; n'essanyu. Tusaba Katonda

account_circle
Charles Peter Mayiga(@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Ebyafaayo bingi omuli n'okusomooza okw'amaanyi Kabaka waffe byayiseemu mu bbanga ery'emyaka 69.

Kyokka Nnyinimu yazza Obwakabaka era wetutuukidde ku bijaguzo eby'emyaka 69 eby'obulamu bwe, ng'Obuganda bumwebunguludde.
Magulunnyondo yazza Obumu mu bantu ba Buganda awatali

Ebyafaayo bingi omuli n'okusomooza okw'amaanyi Kabaka waffe byayiseemu mu bbanga ery'emyaka 69. Kyokka Nnyinimu yazza Obwakabaka era wetutuukidde ku bijaguzo eby'emyaka 69 eby'obulamu bwe, ng'Obuganda bumwebunguludde. Magulunnyondo yazza Obumu mu bantu ba Buganda awatali
account_circle
Charles Peter Mayiga(@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Mbaweereza obubaka n'ebyafaayo ku lugendo lw'obulamu bwa Kabaka waffe Ronald Muwenda Mutebi II, okuva mu kuzaalibwa kwe okutuuka kati nga tujaguza emyaka 69 ng'ayuuguuma.

Byonna bigenda kubatuukako butereevu okuva ku mikutu gyaffe

Bbs Tv ku ssaawa 2 ez’akawungeezi

CBS 89.2 ne

Mbaweereza obubaka n'ebyafaayo ku lugendo lw'obulamu bwa Kabaka waffe Ronald Muwenda Mutebi II, okuva mu kuzaalibwa kwe okutuuka kati nga tujaguza emyaka 69 ng'ayuuguuma. Byonna bigenda kubatuukako butereevu okuva ku mikutu gyaffe Bbs Tv ku ssaawa 2 ez’akawungeezi CBS 89.2 ne
account_circle
Charles Peter Mayiga(@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Nnambudde Essomero lw'Obwakabaka erya Lubiri Nnaabagereka Primary School olwaleero.

Nga tujaguza Amazaalibwa ga Nnyinimu ag'emyaka 69 twenyumiriza mu byenjigiriza ebiyitimuse wano mu Buganda era twagala okulaba ng'abasomesa basiga ensigo eneebala ebibala mu baana olwo twongere

Nnambudde Essomero lw'Obwakabaka erya Lubiri Nnaabagereka Primary School olwaleero. Nga tujaguza Amazaalibwa ga Nnyinimu ag'emyaka 69 twenyumiriza mu byenjigiriza ebiyitimuse wano mu Buganda era twagala okulaba ng'abasomesa basiga ensigo eneebala ebibala mu baana olwo twongere
account_circle
Charles Peter Mayiga(@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Kitalo nnyo ekya Saad Nsimbe Mulumba mutabani wa munywanyi wange Hajj. Shafik Mulumba.

Okufiirwa omuntu wo ng'ali mitala wa mayanja kyakusoomooza olw'emisoso egikirimu naddala mu kukomyawo omubiri gw'omugenzi, kyokka nneebaza mikwano gya Hajj. Mulumba olw'okumubeererawo mu

Kitalo nnyo ekya Saad Nsimbe Mulumba mutabani wa munywanyi wange Hajj. Shafik Mulumba. Okufiirwa omuntu wo ng'ali mitala wa mayanja kyakusoomooza olw'emisoso egikirimu naddala mu kukomyawo omubiri gw'omugenzi, kyokka nneebaza mikwano gya Hajj. Mulumba olw'okumubeererawo mu
account_circle